
Healing and Freedom
W’ali weebuuzizaako Iwaki ebizibu byo
byonna tebyagenderawo mu kissera kye
wakiririzaamu Yesu okubeera omulokozi wo?
Wesanze ng’olafuubana n’ekibi ekitagenda?
Wali obadeko mu bulumi obukulemesa okubeera
Mu bulamu bw’oyagala?
Webuuza oba ddala bino byokka by’ebiri um
Bulamu obujjuvu Yesu bwe y’atusuubiza?
Bw’obanga w’ayanukudde nti wewaawo eri
Ekibuuzo kyonna kw’ebyo ebiri waggulu!
Waliwo essuubi.
Mu katabo kano ojakuzula ekola eyo kusabira
ensonga zonna awamu eyatandikibwa wo Chester ne Betsy Kylstra abatandisi b’obuwereza
Bwo okuzawo emisingi. Kinakuyamba okusumulula
Okuwoyezbwa n’eddembe erya namadala eri gwe
Nabenyumba yo.